kalimah.top
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

ntaate – nange nkwetaga كلمات اغاني

Loading...

mukama katonda, nzize mu maaso go
nga ngezaako okutegeera
gyonaaba bwe bukeera
lunaaba lw_nge oba
lwa munnange, ooh!
oboneka ddi mukama eno ngootanye, aah

nsonyiwa bwemba njogeza bugwagwa
bwe kiba kisoboka mukama tugattenga
nga bwoba nga
ewuwe gy’otadde omutwe gwo
mukama katonda ebigere bibe byange

era bwoba nga
ewuwe gy’otadde amatu go, ooh
mukama katonda amaaso togaggya eno
wewaawo galabeko ew_nge
nange mba nkwetaaga

okimanyi nebwembisaba
notompa nze ndisigala nkuyita mukama
mu maaso gange tolikyuka
olisigala katonda
wabula bw’okeera ne bukeerera ew’omulala
kibeere nga bw’ova eyo
oyitangako nange gye mbeera
nsonyiwa bwemba mbyogeza bugwagwa
bwe kiba kisoboka mukama otugattenga
otugattenga
nga bwoba nga
ewuwe gy’otadde omutwe gwo

mukama katonda ebigere bibe byange
era bwoba nga
ewuwe gy’otadde amatu go, ooh
mukama katonda amaaso togaggya eno
wewaawo galabeko ew_nge
nange mba nkwetaaga

bwoba nga, bwoba nga
ewuwe gy’otadde omutwe gwo
bwoba nga, eeeh
mukama katonda ebigere bibe byange
bibe byange eeeh
era bwoba nga

ewuwe gy’otadde amatu go
ndowoozaako
mukama katonda amaaso togaggya eno
eno nveeyo
wewaawo galabeko ew_nge
nange mba nkwetaaga
mba nkwetaaga
galabeko ew_nge, eeh
nange mba nkwetaaga
nkwetaaga
galabeko ew_nge, aah
nange mba nkwetaaga

كلمات أغنية عشوائية

اهم الاغاني لهذا الاسبوع

Loading...