kalimah.top
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

yung mase - zenkolawo كلمات أغنية

Loading...

zenkolawo lyrics _ yung mase

black market records
a yung mase
dyno force kyekikoosi

buke beats pop de beat
jikube sakata
abateesi bafata

verse 1
nkuba amazina agabuli kika
era mwekyo yenze omukulu mu kika
webuziba nga tudda mu kalombolombo
kukuba parte eyabuli kika

nze buli kyenfuna njagala kimu kujooga
kuba okujooga sik_menya mateeka
kuba bibbaala okusinga under taker
atte nebwenzigwamu nze nsigala mwenya

chorus
zenkolawo zendya (zendya, zendya)
zannema okutereka (tereka, tereka)
ssente za uganda (uganda, uganda)
musambwa zo zibula (zibula, zibula)
zenkolawo zendya (zendya, zendya)
zannema okutereka (tereka, tereka)
ssente za uganda (uganda, uganda)
musambwa zo zibula (zibula, zibula)

verse 2
bunkyakata
yung mase me ah dat
jikube sakata
abateesi bafata

nkuba simala laba bwembakyamula
atte abanoomi labayo bwembalabisa

nze original mbakuba no retreat
ragga muguze mbulako receipt
bwekaba kanyuma kaleke mu repeat
nvimbe nga doogo w’omutanda ku street

ah wami do lemme do lesi do
mbakuba sibalekera ka residue
kambanyumize ebibeera eyo mu kiro
tukyakala so we do how we do

chorus _2
refrain
nkuba amazina agabuli kika
era mwekyo yenze omukulu mu kika
webuziba nga tudda mu kalombolombo
kukuba parte eyabuli kika

ah wami do lemme do lesi do
mbakuba sibalekera ka residue
kambanyumize ebibeera eyo mu kiro
tukyakala so we do how we do

bunkyakata
yung mase me ah dat
jikube sakata
abateesi bafata
bunkyakata
yung mase me ah dat
jikube sakata
abateesi balata

chorus

end___

كلمات أغنية عشوائية

كلمات الأغنية الشائعة حالياً

Loading...