kalimah.top
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

winnie nwagi - oli kirabo كلمات الأغنية

Loading...

he_e_e_y
huh!
winnie nwagi
ebintu by’omutima, biba bizibu manya okutegeera
kyegutayagala, ne kyegwagala sikyangu kuteberebeza omanyi
naye nga gwasimye ne gwagala, gusimbawo gwe amakanda
era ky’ova olaba mu birowoozo byange, obeera onzijjira
bibala bya ssala zange bye nassaba katonda, yegwe
era obudde nebuziba nga sikulabyeko, mbeera ntyo ntyo ntyo
nayitawo okwagala, nakusiriwala
kyekyo lwaki nkulondola
gwe bulamu bw_nge, oli future yange
gwe kirabo kyange
katonda kyeyampa, kyeyantondera
gwe mwami w_nge
gwe mwami w_nge katonda gweyantondera (oli kirabo)
oli matiribona ebibala byessala zange (oli kirabo)
gwe mwami w_nge katonda gweyantondera (oli kirabo)
oli matiribona ebibala byessala zange (oli kirabo)
n’omala ogezza, n’ova wendi oti, nsigala mu kusikirize
nanti omutima, ogutute
oli ntununsi, nze mutima
ogw_nge kwezikubira
buli lwondeka, nsigala mu kiwubalo
nkwagala ebyadala, m’mutima
mpulira nkusubwa wotoli
gwe w_nge, yeah
huh! mukama ya ntunulira n’angemulira
nga alaba mbonabona
bw’atyo n’ampa gwe, obere w_nge
gwe mwami w_nge katonda gweyantondera (oli kirabo)
oli matiribona ebibala byessala zange (oli kirabo)
gwe mwami w_nge katonda gweyantondera (oli kirabo)
oli matiribona ebibala byessala zange (oli kirabo)
i love you, i love you, hmm
it’s my dedication, to you my love, love
buli lunaku, olukya, nyongera ku kwagala
era mu bulamu bw_nge simanyi kyewanff_kira!
kansabbe ddunda, nannyini k_mpa
era akunk_mire
kubanga waf_ka part of life
gwe wotali siyinza
abo abakulimba, tunula eno ew_nge
nze oyo akwagala
from the genesis mpaka okukoma kwensi
sirirya bigambo byange
gwe mwami w_nge katonda gweyantondera (oli kirabo)
oli matiribona ebibala byessala zange (oli kirabo)
sirirya bigambo byange
gwe mwami w_nge
gwe mwami w_nge (oli kirabo)

كلمات أغنية عشوائية

كلمات الأغاني الشهيرة

Loading...