winnie nwagi - kano koze كلمات الأغنية
ooooooolwalero nsaba mukole pakingi (wuluulu…)
laavu tumuwe paking (ayi ayi)
mukole pakingi
owomukwano mumuwe pakingi
kano kozze kanno kozze owomukwano, kano kozze
laavu njagala nkuwaane kano kozze
kano kozze nze ne taata kamugambe, kano kozze
leero njagala nkusuute, kano kozze
kano kozze kano kozze owomukwano, kano kozze
laavu njagala nkuwaane, kano kozze
kano kozze nze ne maama kamugambe, kano kozze
leero njagala nkusuute kano kozze
leero tulawo dia balete ebirabo
eno ewaffe twasoma kyimu, laavu eyo
yisa amaso awo olabe abalunji amakula
eno banababi twabagobayo ewaffe eno
ono ow_nge kamuwaane
ne bulandina lumu alyawo
era nze noono mutulinde
munatutegesa bitimba eyo
era nze wansanga ne kimuudu
wambudambuda daali wanzibula namaso ago
wanteeba kanya ka duuru
wambudambuda daali wanzibula namaso ago
kano kozze kanno kozze owomukwano kano kozze
laavu njagala nkuwaane kano kozze
kano kozze nze ne taata kamugambe kano kozze
leero njagala nkusuute kano kozze
kano kozze kano kozze owomukwano kano kozze
laavu njagala nkuwaane kano kozze
kano kozze nze ne maama kamugambe kano kozze
leero njagala nkusuute kano kozze
switi eyantolosa mu deeka
olwaleero nkulaba nga banka
leka nze nebaze ku nampiima (ayiyiyiyi…)
eyasombola nga obulabo gwengamba
bwoba nga owakana mu buuza badiru(badiru) baaba badiru
yamanyi ne kibooko maama zeyankuba
nga ngoba diiru
era nze wansanga ne kimuudu
wambudambuda daali wanzibula namaso ago
wanteeba kanya ka duuru
wambudambuda daali wanzibula namaso ago
kano kozze kanno kozze owomukwano kano kozze
laavu njagala nkuwaane kano kozze
kano kozze nze ne taata kamugambe kano kozze
leero njagala nkusuute kano kozze
kano kozze kano kozze owomukwano kano kozze
laavu njagala nkuwaane kano kozze
kano kozze nze ne maama kamugambe kano kozze
leero njagala nkusuute kano kozze
kati nyimba kokonyo
nga bwenfuluma mu mulyango gwa maama
ngenze kusiba na mpombo
nganzifumbira omulungi eyansima
nyimba kokonyo
nga bwenfuluma mu mulyango gwa taata
nze ngenze kusiba mpombo
nganzifumbira omulungi eyansima
mufumbire nzijure byayagala
mbiteke ku sowani yebumba
kacaayi ke nkatekemu ekyisubi
nkateke mucikopo kyebumba
kano kozze kanno kozze mwami w_nge, kano kozze
laavu njagala nkuwaane, kano kozze
kano kozze nze ne taata kamugambe, kano kozze
leero njagala nkusuute, kano kozze
kano kozze kano kozze mwami w_nge, kano kozze
njagala nkuwaane kano kozze
kano kozze nze ne taata kamugambe, kano kozze
njagala nkusuute, kano kozze
kano kozze
kano kozze
njagala nkusuute, kano kozze
kano kozze
kano kozze
kano kozze
oohhh ne taata kamumugambe, kano kozze
oohhh ne maama kamugambe, kano kozze
كلمات أغنية عشوائية
- verbundenmitgoof - mitternacht كلمات الأغنية
- brandon lake - kids كلمات الأغنية
- agnes chan - timeless كلمات الأغنية
- furious diesel - killcam كلمات الأغنية
- dj paul - now i'm high pt. 1 كلمات الأغنية
- pacing - the attic / ghostbusters كلمات الأغنية
- blanket - euphoria كلمات الأغنية
- christa couture - water to sail (safe harbour) كلمات الأغنية
- popperazzi po - get shot كلمات الأغنية
- serdar somuncu - komm zurück كلمات الأغنية