kalimah.top
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

winnie nwagi - for you كلمات الأغنية

Loading...

nakugamba njakulinda
bukya nkulinda leero nkuzudde
nabagamba nja kulinda
bukya mulinda leero muzudde

wrap your hands around me let me know
nze ndaga nti onjagala nyo
baby mend my broken heart
mmmh nyigila ku liiso ng’oyitawo
nsituke nze ngobelere ko

its your love i follow, follow
nsonga za love love
mu supermarket ngulira ku apple
omanyi ndi simple simple
n’ebinkolera ssi people people

nsonga za love love
mu supermarket ngulira ku apple
omanyi ndi simple simple
n’ebinkolera ssi people people

my love is for you, for you
nafunyeeyo n’olunaku, just for you
i bеlong to you, to you
nafunyeeyo n’olunaku, just for you
just because i belong to you
kitеgeeza tuve mu by’omu tube tu
give me love, gimpe bw’omu
ssili mu byakatogo nze nyumirwa bw’omu

i’m gonna love you day and night
nga nkujukiza biri ebyasoka ah
sigenfa kwekyusa
nkulayilira kuba gwe onsaana aah

nakugamba njakulinda
bukya nkulinda leero nkuzudde
nabagamba nja kulinda
bukya mulinda leero muzudde

(nabagamba nja kulinda
bukya mulinda leero muzudde eeh)

my love is for you, for you
nafunyeeyo n’olunaku, just for you
i belong to you, to you
nafunyeeyo n’olunaku, just for you

nsonga za love love
mu supermarket ngulira ku apple
omanyi ndi simple simple
n’ebinkolera ssi people people
nsonga za love love
mu supermarket ngulira ku apple
omanyi ndi simple simple
n’ebinkolera ssi people people

love tu computinge
leero tu calculatunge
byonna tu simplifyinge
omutima ogu sortinge

i’m gonna love you day and night
nga nkujukiza biri ebyasoka ah
sigenfa kwekyusa
nkulayilira kuba gwe onsaana aah

my love is for you, for you
nafunyeeyo n’olunaku, just for you
i belong to you, to you
nafunyeeyo n’olunaku, just for you

yese oman rafiki
sw_ngz avenue yeah
browns music

كلمات أغنية عشوائية

كلمات الأغاني الشهيرة

Loading...