
spice diana - tondwisa كلمات أغنية
mmm hmm, tondwiisa nze
njagala mukwano kati
oba nkuwe ku kagaati
tondwiisa nze
njagala mukwano kati
kuno okwagala nze kuli menya
eeehh, kuli menya
balala nzilugaze sibaagala
eeehh, gw’ansaanila (baur)
esanyu ely’oluberera ondetede
mutima munda muli mpulira emirembe
obweda nesunga ku kulirana
ah_li_li_li_li_li_li aya_ya_ya
amaaso go nga gazimeera
naawe okiraba omukwano lubabu
leeka mpite omu doctor
nedda mukulu gwe abisobola
amaaso go nga gazimeera
naawe okiraba omukwano lubabu
leeka mpite omu doctor
nedda mukulu gwe abisobola
oba nkuwe ku kagaati
tondwiisa nze
njagala mukwano kati
oba nkulaba olwenkya
tondwiisa nze
njagala mukwano kati
oyagala muli nze nkole ntya
kyogere kati
wantama kuba nansonyi naawe, eh
ekitiko nanywa kya muga baby
tondaba waano
eyo tebakulisa enuma sweet
eh eh, kati nkitegede kyongamba
kanzijе mukwano wetaaye
kammale okufuna ku kooti
ekyo nakyo kiwеde
amaaso go nga gazimeera
naawe okiraba omukwano lubabu
leeka mpite omu doctor
nedda mukulu gwe abisobola
amaaso go nga gazimeera
naawe okiraba omukwano lubabu
leeka mpite omu doctor
nedda mukulu gwe abisobola
oba nkuwe ku kagaati
tondwiisa nze
njagala mukwano kati
oba nkulaba olwenkya
tondwiisa nze
njagala mukwano kati
wabula ebintu by’onyumya byo tebigwa
kaŋŋende gyeŋŋenda
ndowooza nebwonamala emyezi nga tondaba muli oteredde
nedda mukulu (eh)
ate nsanuuse busanuusi (abaange)
nzenna mpulira nsaanuuka
ye mbuuza ogenda wa
ogenze otya
baako tonsika_sika saati naawe
kaŋŋende gyeŋŋenda
ndowooza nebwonamala emyezi nga tondaba muli oteredde
nedda mukulu (eh)
ate nsanuuse busanuusi (abakazi)
nzenna mpulira nsaanuuka
ye mbuuza ogenda wa
ogenze otya
daamu ebintu by’onyumya byo tebigwa
kaŋŋende gyeŋŋenda
ndowooza nebwonamala emyezi nga tondaba muli oteredde
nedda mukulu (eh)
ate nsanuuse busanuusi (abakazi)
nzenna mpulira nsaanuuka
ye mbuuza ogenda wa
ogenze otya
oba nkuwe ku kagaati
tondwiisa nze
njagala mukwano kati
oba nkulaba olwenkya
tondwiisa nze
njagala mukwano kati
كلمات أغنية عشوائية
- tray-d - see you dance كلمات أغنية
- bankster - gebildeter als du كلمات أغنية
- skinned teen - pillow case kisser كلمات أغنية
- the workday release - city lights كلمات أغنية
- tv·2 - jordens heldigste كلمات أغنية
- nonfiction - one كلمات أغنية
- hevisaurus - mummon mopo كلمات أغنية
- die sterne - ihr wollt mich töten كلمات أغنية
- sam mackey - farewell كلمات أغنية
- maelo ruiz - mentiras que matan كلمات أغنية