
spice diana - baligeya كلمات أغنية
nkuze nkuze nkuze nkunze nze
waguan
ebigambo tebintwala nga mukoka
bass boss
nze lwa kusirika
ebyogerwa mbiwulira
eby’ensi bya kweresa
n’obaako ky’otunuulira
ebiseera byomumaaso bye ndiko
sirwanira kati
singa bwoba osinga, singa
waggongolo agizinga enkata
naye nga tayina kye yeetisse
ebigambo nvumbo mu matu, hmmm
emboozi zookukyalo siziriiko
nz’atali wa maalo
emboozi entabike zibeera za bateesi ba lo
nga ggwe
baligeya nkoona
naye nga nze neegendedde
(nga ŋŋenze)
baligeya nkoona
nga neegendedde
(nga ŋŋenze)
baligeya nkoona
naye nga nze neegendedde
(nga ŋŋenze)
baligeya nkoona (aah)
nga neegendedde
(nga ntuuse)
bageya yeekolera
anaafuna gwe bafitina
babyogera mpulira naye nze ndi wa kasengejje
zibasanze abambala ebyambalo ebitali byabwe
abenaanika emikuufu
nga si ba ddala mu butuufu
zibasanze, abakolimira eyeekolera
zibasanze, abakolimira atoola n’agaba
ate ffe abanyiikira, eh!
ffe b’olaga enzikiza
okokola okokola ani?
nze katonda y’ampa plan
star gyal!
baligeya nkoona
naye nga nze neegendedde
(nga ŋŋenze)
baligeya nkoona
nga neegendedde
(nga ŋŋenze)
baligeya nkoona
naye nga nze neegendedde
(nga ŋŋenze)
baligeya nkoona (aah)
nga neegendedde
(nga ntuuse)
nze lwa kusirika
ebyogerwa mbiwulira
eby’ensi bya kweresa
n’obaako ky’otunuulira
ebiseera byomumaaso bye ndiko
sirwanira kati
singa bwoba osinga, singa
ate ffe abanyiikira, eh!
ffe b’olaga enzikiza
okokola okokola ani?
nze katonda y’ampa plan
star gyal!
baligeya nkoona
naye nga nze neegendedde
(nga ŋŋenze)
baligeya nkoona
nga neegendedde
(nga ŋŋenze)
baligeya nkoona
naye nga nze neegendedde
(nga ŋŋenze)
baligeya nkoona (aah)
nga neegendedde
(nga ntuuse)
كلمات أغنية عشوائية
- arcwelder - all my want for need كلمات أغنية
- arcwelder - and now كلمات أغنية
- arcwelder - ash كلمات أغنية
- arcwelder - and then again كلمات أغنية
- arcwelder - attic كلمات أغنية
- arcwelder - blowin smoke كلمات أغنية
- arcwelder - captain allen كلمات أغنية
- arcwelder - chicken كلمات أغنية
- arcwelder - change كلمات أغنية
- arcwelder - criminal كلمات أغنية