kalimah.top
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

sheebah - njiira love كلمات الأغنية

Loading...

he heee aah ah
(sama sojah)
aredzone sama sojah
queen sheebah, crouch tns

nkuwuliraa, okuva ku mutwe
paka ku kagere akasembayo
amaaso, galwana n’otulo
yanukula obubaka twogere

hmm njiira (njiila) love
mpa love nze ntobe
eyiika bwengisimuula twabike

kuba eno gyendi kyendiko kikambwe nyo
abaali bakwagala banyiiga nyo
ensaalwa bweba nabo ebakwatanyooo
nga ndi naawe kibanyiiza nyo

mpeeka, nkwataa nga muwelee
love tuginyumise batufuyile emireree
bwoleeta nga ndeeta totya kerereee
love tuginyumise batufuyile emirereee
(talala ta talala)

balitunyumyaako abaliddawo
nti nno gwali gutugabanya kamu
ongyagadde nyo ye mbilojje
ntya kweno love yo etusudde neddalu
nebwebiliba bilayilooo
mpa omukono nzisekoo
mikwano gyo gibeewo
nga abajuluzi nga nkuba ekilayilooo

njiila (njiira) love mpa love nze ntobe
eyiika bwengisimuula twabike eeh eeh ehh
mpeeka nkwata nga muwelee (nkwata nga muwelee)
love tuginyumise batufuyile emirereee
bwoleeta nga ndeeta totya kerereee
love tuginyumise batufuyile emireree

nkuwulira okuva ku mutwe
paka ku kagere akasembayo
amaaso, galwana n’otulo
yanukula obubaka twogere

njiila love mpa love nze ntobe
eyiika bwengisimuula twabike
eeh eeh ehh

كلمات أغنية عشوائية

كلمات الأغاني الشهيرة

Loading...