
sheebah - mukama yamba كلمات أغنية
assalam aleykoum, malek_m sala
oli eyo nze ndi eno naye tuli kimu
ebyensi byo byansi mugulu tuli kimu
katonda agaba ensimbi tuwe otuwonye nebingi
endwadde zo nyinji eno, tuyambe tuddeyo joli
abantu bakwateko leero ooh ooh leero
fena tukwateko leero ooh ooh leero
mukama yamba naye mukama saasila
yamba nzize nga bwendi mukama yamba
ebirungi yongera, yamba tuli eno abaana bo
mukama yamba wensobeza nkwetondera
mponya okuloota nzijja mubirooto naye mukama saasila
yamba mponya okukaaba, mukama nkaaba
ebirungi yongera nzize nga bwendi leero
nzize nga bwendi leero mukama w_nge leero naawe wuwo
oli lumuli, lwenekwatako nze kale
ekimu ekyek_mi mukama nkitola kale
ntola zakat, ntola zakat
nkudize nze kale, kubyompade ndikuwaaki nze nkusiime kale nk_mila
akalimu kange kale nk_mila
maama w_nge kale, nyamba mpa emikwano emirungi kale
mukama yamba naye mukama saasila
yamba nzize nga bwendi mukama yamba
ebirungi yongera, yamba tuli eno abaana bo
mukama yamba wensobeza nkwetondera
mponya okuloota nzijja mubirooto naye mukama saasila
yamba mponya okukaaba, mukama nkaaba
ebirungi yongera nzize nga bwendi leero, leero leero
amaziga mangi leero
amaziga mangi leero
twagala namasanyu tugalabe leero
mukama mulungi ye bank musinze nze banga lyona
toyagala maziga, toyagala bulumi
oyagala kunyumirwa nga awatali butego
oyagala masanyu, oyagala bulamu
oyagala kubeera nga bali abazikuba
oyagala masanyu oyagala bulamu
gwe gendayo ewamukama yagaba obulamu
naye mukama saasila yamba nzize nga bwendi
mukama yamba ebirungi yongera
yamba tuli eno abaana bo
ebirungi yongera, yamba tuli eno abaana bo
mukama yamba wensobeza nkwetondera
mponya okuloota nzijja mubirooto naye mukama saasila
yamba mponya okukaaba, mukama nkaaba
ebirungi yongera nzize nga bwendi leero
nyongera, nyongera
mukama nkaaba
كلمات أغنية عشوائية
- roy clark - the last letter كلمات أغنية
- silverene - talk it over كلمات أغنية
- sws - sad g كلمات أغنية
- eddy arnold - i talk to myself about you كلمات أغنية
- andre van duin - de groetjes van ruud كلمات أغنية
- roy clark - you took her off my hands كلمات أغنية
- roy clark - you don't have very far to go كلمات أغنية
- roy clark - why me كلمات أغنية
- roy clark - which one of us is to blame كلمات أغنية
- roy clark - where are you tonight? كلمات أغنية