
sheebah - enyanda كلمات أغنية
alexander mbuge
power records
we know we k!ll it. tns
gwe anyanula, wanzijayo mu katandaalo
baali banjerega, naye yegwe yanzijamu ekyaalo
omukwano kuzanyirira, bisigadde bya mu katabo
bino si bya kupangirira, mbu ate wano kano kafuna
ate kali tekafuna
what if i tell it to you that i love you
nti yenze mukyaalo wo mu birooto
love triangle
oba nga azanya ludo
muzannyo gwa maradona ronaldinho
baby w_nkuba enyanda
wampereza signal ayi ayi
ondi eli munda, onzinisa mazina ga tekno
nti baby pana, nze w_nkuba enyanda
wampereza signal ayi ayi
ondi eli munda, nzinisa mazina ga tekno
nti baby pana
si lugambo, si lugambo
omukwano gwo gunkunya nga ekyangwe
nze manyi nti one day
lu likya nga mukama ak_mpadde baby boy
si seka nti oba akaboozi kanyuma
naye eddoboozi lyo, lye linyonyogera
bintabula, bimpomera, bimpanvuya
bintadde mu kkomera
onzijukiza omukwano guli ogwa lidoo
nga tuzannya omweeso ne luddo
twali eri mu love corridor
nga tiyimba no buyimba bwa davido
nti fia fia burn dem
wampereza signal ayi ayi
ondi eli munda, onzinisa mazina ga tekno
nti baby pana, nze w_nkuba enyanda
wampereza signal ayi ayi
ondi eli munda, onzinisa mazina ga tekno
nti baby pana
what if i tell it to you that i love you
nti yenze mukyaalo wo mu birooto
love triangle
oba nga azanya ludo
muzannyo gwa maradona ronaldinho
si seka nti oba akaboozi kanyuma
naye eddoboozi lyo, lye linyonyogera
bintabula, bimpomera, bimpanvuya
bintadde mu kkomera
onzijukiza omukwano guli ogwa lidoo
nga tuzannya omweeso ne luddo
twali eri mu love corridor
nga tiyimba no buyimba bwa burna boy
nti yeah yeah
yeah yeah yeah yeah yeah yeah
ondi eli munda, onzinisa mazina ga tekno
nti baby pana, nze w_nkuba enyanda
wampereza signal ayi ayi
ondi eli munda, onzinisa mazina ga tekno
nti baby pana
w_nkuba enyanda
ondi eri munda
كلمات أغنية عشوائية
- sun kil moon - bastille day كلمات أغنية
- jamés ventura - por ventura كلمات أغنية
- pw - blow كلمات أغنية
- black brut - bomayé freestyle كلمات أغنية
- regular nate - song to me for you كلمات أغنية
- oddlip - bar high كلمات أغنية
- lil barik - childhood 1998 كلمات أغنية
- la fouine - la fouine vs laouni كلمات أغنية
- b.u.g. mafia - când trandafirii mor كلمات أغنية
- indra - vibing كلمات أغنية