sheebah karungi and king saha - empeta كلمات الأغنية
gira, baby gira oleete empeta
buli koona mba mpeta
banyiiga ate nze nseka (uh)
baur
baby gira, baby gira oleete empeta
nze mu koona mba mpeta
banyiiga ate nze nseka (eeh)
sabula
both
ka mukube empeta ebyenda bibeetokote
ono omuwala ka mukube empeta
ebyenda bibeetokote tokoto tokote
ka mukube empeta ebyenda bibeetokote
ono guy ka mukube empeta
ebyenda bibeetokote tokoto tokote
saha
baali kk_mi naye ono gwe nalonda, hmmm
bonna baali balungi naye ono gwе nasiima
atunula bulungi omwana gwe nalonda
oh ne nsalawo girl oli mutwale, anyway
gira, baby gira oleetе empeta
nze mu koona mba mpeta
banyiiga ate nze nseka, uh
baby gira, baby gira oleete empeta
nze mu koona mba mpeta
banyiiga ate nze nseka, eeh
both
ka mukube empeta ebyenda bibeetokote
ono omuwala ka mukube empeta
ebyenda bibeetokote tokoto tokote
ka mukube empeta ebyenda bibeetokote
ono guy ka mukube empeta
ebyenda bibeetokote tokoto tokote
sheebah
nsanyuse nnyo kuba nfunye omubeezi
omwana anambeesabeesa anamponya abakuuzi
ssibalimba bankudde nnyo kati nfunye ekituufu
ka mutwale ew_nge nze mulage amapenzi
alina ekirungi tabulwa bateesi
ono omwana njagala mwagale munyiye abateesi
kamutwale gwe kiruma antwale ku poliisi
oh maama physically fit laba ki baby face
anyway nsanyuse
both
ka mukube empeta ebyenda bibeetokote
ono omuwala ka mukube empeta
ebyenda bibeetokote tokoto tokote
ka mukube empeta ebyenda bibeetokote
ono guy ka mukube empeta
ebyenda bibeetokote tokoto tokote
both
yes, alina figure ne face
nze namulabye ng’akubye evening dress
bwe mugambako nze mbeera sikoze offence
unless, kamugambeko incase
tunuulira figure angalia baby face
amukwatako nze mutwale ku poliisi
baby oliko ka baby face
olimu ebitambuza ensi
gwe sukaali mu ka chai
nkuba empeta walaayi
mpeta mpeta muwase akimanye
n’abateeka bateeke kibanyige
kibanugune, kibanigine, kibadugude
both
ka mukube empeta ebyenda bibeetokote
ono omuwala ka mukube empeta
ebyenda bibeetokote tokoto tokote
ka mukube empeta ebyenda bibeetokote
ono guy ka mukube empeta
ebyenda bibeetokote tokoto tokote
كلمات أغنية عشوائية
- earl sweatshirt - sunday كلمات الأغنية
- porcelain black - pretty little psycho كلمات الأغنية
- colette carr - killswitch كلمات الأغنية
- ft romeo master p - next shooting star (ft. romeo) - master p كلمات الأغنية
- naughty boy - think about it كلمات الأغنية
- ellie goulding - goodness gracious كلمات الأغنية
- ft rich homie quan young jeezy - no pressure (ft. rich homie quan) - young jeezy كلمات الأغنية
- ft schoolboy q stalley - nineteeneighty7 (ft. schoolboy q) - stalley كلمات الأغنية
- icon for hire - cynics & critics كلمات الأغنية
- sultanov - black light كلمات الأغنية