sammyboy ug - munakesa كلمات الأغنية
bomu ya sadam. sammy ne kevo kyekitabo ne kalaamu
abasilaamu katubawe salaam_ ebyokuzalawa zalawa eba haram
ba fan mwasitudde abaana ba ghetto_ katubakube omuziki musabe ne battle
fanya fujjo owone_ gano majje ga nato
tubakuba kimugunyu ba dem ba wato (ehh, ehh)
temutya katunywemu ka lato_ snapchat post batuweeyo ka photo
topapa my baby tuula wansi just settle
nkuyingize ekibaala batuweeyo bi bottle
onakeesa_ wenakukuba omuziki onakeesa
d.j wakakuba baby onakeesa
ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa (mbuuza)
onakeesa_ wenakukuba omuziki onakeesa
d.j wakakuba baby onakeesa
ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa
kibala kinyuma nga tuli babili_ nga olina opposite s_x ebbali
bino byo binyuma nga fenna wetuli (hmm, hmm) _ endongo etabuse efuuse kikili (kikili)
d.j yamanyi akayimba akaddako_ uganda vibes kati nno ffe tuliko
kidongo kinyuma baby omukutteko_ mutambulе mpola anti mwe muliko
abaana booyita abavubuka balinamu_ communication zonna zibeela ku simu
wooyingila ekibaala table bazituddеmu_ mulembe gwa bavubuka ffe banyinimu (don)
onakeesa_ wenakukuba omuziki onakeesa
d.j wakakuba baby onakeesa
ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa
onakeesa_ wenakukuba omuziki onakeesa
d.j wakakuba baby onakeesa
ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa
temulinda kengele_ kambakubilewo omuziki paka kubigele
ebigambo tubisale_ katuve mu kelele
nze minister womuziki mu state house e’magere
ate eno mukibaala_ abasama balinye ku madaala
atalina belaire kyekiseela bakusange mukidaala
manager zikiza ku mataala abaze ne ba dem aba kawaani mbu baswaala
d.j ffe tujja keesa_ tukubile muziki tetukya teesa
coconut takyantiisa_ ba dem aba kawani sikyanywesa
onakeesa_ wenakukuba omuziki onakeesa
d.j wakakuba baby onakeesa
ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa
onakeesa_ wenakukuba omuziki onakeesa
d.j wakakuba baby onakeesa
ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa
bomu ya sadam. sammy ne kevo kyekitabo ne kalaamu
abasilaamu katubawe salaam_ ebyokuzalawa zalawa eba haram
ba fan mwasitudde abaana ba ghetto_ katubakube omuziki musabe ne battle
fanya fujjo owone_ gano majje ga nato
tubakuba kimugunyu ba dem ba wato (ehh, ehh)
كلمات أغنية عشوائية
- obsidian shell - orphanage كلمات الأغنية
- malignancy - vaginal incisors كلمات الأغنية
- vale of pnath - cerulean eclipse كلمات الأغنية
- malevolent creation - upon their cross كلمات الأغنية
- kataklysm - push the venom كلمات الأغنية
- matt brouwer - tonight كلمات الأغنية
- obsidian shell - misanthropia 2: eternal darkness كلمات الأغنية
- dionne warwick - it makes no difference كلمات الأغنية
- waterparks - bones of '92 كلمات الأغنية
- rosanne cash - you don't know me كلمات الأغنية