recho rey - kiki ekidako كلمات الأغنية
recho rey
bacopycat kaput, kaput
yo, kaput
muke wansi muve katuti
nŋenda basula amanda mu skirt
rapnaldo recho rey i go make you suffer
better run mwekuk_me wansi mu sofa
rap battle ebikompola mbiwanda nga chopa
nŋenda basiiwa munetakule nga situka
mujebale bawala nange nkyapa
flow zange nsava temuli nkapa
ndi rapper but i step up on a copycat, riddim like a bullet
rapapampapa
tugende mumaaso gamba ye sili sabuni
nfuuwa ku sente ofanana nga tycoon
engoma ngyewulidde anagigoba yegwe ani
nebwaba kasiru akugamba wulila tune
gwe buuza abali awo bakubulile nze ani
obwongo bweesera waddе sili city born
tonjagala mu jan ate nonkyaawa mu june
mwebalе ba fan obutansiba kawani, bruhhh!
kiki ekiliko kiki ekiddako
ebyo bikyali awo kiki ekiddako
kiki ekiliko kiki ekiddako
ebyo nga biwedde kiki ekiddako
kiki ekiliko kiki ekiddako
ebyo nga biwedde kiki ekiddako
kiki ekiliko kiki ekiddako
ebyo nga biwedde kiki ekiddako
mutuule bulungi saagala yeebamba
mutereere mu line ntandike ogaba enamba
mbasingako negyempita ebilenzi binŋamba
bingoberera nga magujja ng’elabye eggumba
ebuyaga efuuye esigiri ekoledde
bwekaba katogo kayidde
ajjula abuzze kati nze nejjulidde
bukyanga mwejako luno nabagilidde
mugalamire mbasakate obuswaanyi bwendongo
kikajjo kya luga buli omu kamuwe annyingo
hiphop bible ntabila nga pastor bugingo
lyrical content w_nge ayokya nga munyango
kiki ekiliko kiki ekiddako
ebyo bikyali awo kiki ekiddako
kiki ekiliko kiki ekiddako
ebyo nga biwedde kiki ekiddako
kiki ekiliko kiki ekiddako
ebyo nga biwedde kiki ekiddako
kiki ekiliko kiki ekiddako
ebyo nga biwedde kiki ekiddako
am a party boo kati time yakukolamu
bwenkikubamu gwenjagala wakufunamu
what what you gotta do
tandika okuzinamu, ebiwooma bigwa byokya tolina kulobamu
ndi better than you, better than many more
okimanyi copycat ebeera bad animal
ekyo kiba kitegeeza tebagiirya much0m_
ebisoka nsooka nababisoma mumisomo
bilikuggwa kkono, bilinga bikomo
nkubuuza kintu kiddako what next
nedda sikuganye kukola mistakes (sikuganye)
well i rarely live to impress
kiki ekiliko kiki ekiddako
ebyo bikyali awo kiki ekiddako
kiki ekiliko kiki ekiddako
ebyo nga biwedde kiki ekiddako
kiki ekiliko kiki ekiddako
ebyo nga biwedde kiki ekiddako
kiki ekiliko kiki ekiddako
ebyo nga biwedde kiki ekiddako
kati kiki ekiddako
كلمات أغنية عشوائية
- spencer annis - in the midst كلمات الأغنية
- holdudvar - szétesel كلمات الأغنية
- raboussa - mandrampihaona كلمات الأغنية
- trippie redd - everything boz كلمات الأغنية
- mcrack - take me back كلمات الأغنية
- imminence - erase كلمات الأغنية
- moonly mars - safe (wave of relaxation) كلمات الأغنية
- oncue - the funeral كلمات الأغنية
- coldsteeze - i can't hide it كلمات الأغنية
- original broadway cast of beetlejuice - the whole "being dead" thing كلمات الأغنية