
recho rey - guma كلمات أغنية
jowy landa
tns
ava ah peace babe
recho rey
big davie logic to the world
obibala nga tebijja
okuba obufaananyi omala n’obwoza ng’oli ku luggya, eh
kookie pan dis
bwemubadde mutijja
akukubye ekituli mu mutima akulese awo akusudde mu kinnya, eh
ogamba owedde
nze ŋŋamba okedde
tokaaba guma gwe ffe baatuyuza emitima na kati mirwadde
naffe baatukyawa twaguma (guma, guma)
nywera tonnaba gwe kakkana (guma, guma)
naffe baatukyawa twasala (guma, guma)
kwata byenkugamba counsellor (guma, guma)
love paper ya mmati nzibu
abalala ebalekera nno na malibu
emitima gyebatatonda ku ngulu
onaamanyirawa nga bangi ba mululu!
weekaze kati ogasangule (yeah)
naawe bw’omala ogasammule (he)
kagendo fuba okatambule (uh)
amaziga tera ogasangule
hmmm, ogamba owedde
nze ŋŋamba okedde
tokaaba guma gwe ffe baatuyuza emitima na kati mirwadde
naffe baatukyawa twaguma (guma, guma)
nywera tonnaba gwe kakkana (guma, guma)
naffe baatukyawa twasala (guma, guma)
kwata byenkugamba counsellor (guma, guma)
obibala nga tebijja
okuba obufaananyi omala n’obwoza ng’oli ku luggya, eh
bwemubadde mutijja
akukubye ekituli mu mutima akulese awo akusudde mu kinnya, eh
love paper ya mmati nzibu
nzibu, nzibu
abalala ebalekera nno na malibu
malibu, malibu
naffe baatukyawa twaguma (guma, guma)
nywera tonnaba gwe kakkana (guma, guma)
naffe baatukyawa twasala (guma, guma)
kwata byenkugamba counsellor (guma, guma)
كلمات أغنية عشوائية
- bambi (pol) - vuelo كلمات أغنية
- manuel rodriguez & manuel peña - mi adiós كلمات أغنية
- juice wrld - emotional overdose (studio session) كلمات أغنية
- aesh - jimmy shimmy كلمات أغنية
- venzol - крестьянка (peasant woman) كلمات أغنية
- максим фадеев (maksim fadeev) - от винта (by screws) كلمات أغنية
- the hunts - please let it go كلمات أغنية
- lyhts - no sleep كلمات أغنية
- jorly di boy - otra noche mas كلمات أغنية
- melody & christine - if i كلمات أغنية