ntaate - binene كلمات الأغنية
eno ensi nebweba ekulabamu kitono
mukama akulabamu bitole binene
ebitangaazibwa
nebirabibwa mu ggulu gyotalaba binene
ebisindikibwa
binaaba bibyo awatali kuvuganya binene
ebitangaazibwa
nebirabibwa mu ggulu gyotalaba binene
ebisindikibwa
binaaba bibyo awatali kuvuganya binene
oh, binene nnyo
katonda by’akola abamu
nebwoba mutono nga dawudi
mu mukama goliyaasi omumegga
bakulaba ng’ekitagasa naye mukama
akulabamu mwana kw’afiira
lw’olibeera daniel mu mpologoma
eziruma ennyama walaayi zirikuzira
lw’olibeera ku nnyanja awatayitika
kululwo mukama alikola ettaka aah
mmeeme yange onyweranga
mutima gw_nge onyweranga
mmeeme yange onyweranga aah
mutima gw_nge nywera
ebitangaazibwa
nebirabibwa mu ggulu gyotalaba binene
ebisindikibwa (ebisuubizibwa bibyo)
binaaba bibyo awatali kuvuganya binene
ebitangaazibwa
nebirabibwa mu ggulu gyotalaba binene
ebisindikibwa (ebisindikibwa aah ah)
binaaba bibyo awatali kuvuganya binene
wabula binene nnyo sirojja
gwe weebuuze nti
mukwano gw’ani ogukwata wano awaluma newawona?
(gwa mukama)
lulimi lw’ani lwetusaba lutw_tulire emikisa gyetufuna ah?
abitulabamu ebinene abalala byebatunoonyaamu nebibula
lw’olibeera daniel mu mpologoma
eziruma ennyama walaayi zirikuzira
lw’olibeera ku nnyanja awatayitika
gwe kululwo mukama era alikola ettaka aah ah
mmeeme yange onyweranga (mutima gw_nge era)
mutima gw_nge onyweranga (meeme yange nywera)
mmeeme yange onyweranga aah (mutima gw_nge)
mutima gw_nge nywera (mutima gw_nge eeh eh)
ebitangaazibwa
nebirabibwa mu ggulu gyotalaba binene
ebisindikibwa (eeh eh)
binaaba bibyo awatali kuvuganya binene (binene)
ebitangaazibwa
nebirabibwa mu ggulu gyotalaba binene (eyo gyotalaba)
ebisindikibwa (ebisuubizibwa bibyo)
binaaba bibyo awatali kuvuganya binene
ebitangaazibwa
nebirabibwa mu ggulu gyotalaba binene
ebisindikibwa (eeh)
binaaba bibyo awatali kuvuganya binene
ebitangaazibwa (ooh oh, binene)
nebirabibwa mu ggulu gyotalaba binene
ebisindikibwa
binaaba bibyo awatali kuvuganya binene
كلمات أغنية عشوائية
- sienna spalding - wicked shit كلمات الأغنية
- fantasia - no time for it كلمات الأغنية
- fito páez - rata de dos patas كلمات الأغنية
- wildan - kau permata كلمات الأغنية
- dotan - live from studio brussel, 2015 كلمات الأغنية
- kots beirne feat. hatsune miku - rain كلمات الأغنية
- austin jones - drown (acoustic) كلمات الأغنية
- ax 13 - quiero el verano كلمات الأغنية
- the kids beat band - get'cha your head in the game كلمات الأغنية
- phantom - back again كلمات الأغنية