kalimah.top
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

nsimbi - moonglow كلمات الأغنية

Loading...

mw_nga wa mwezi
mw_nga mw_nga
mw_nga wa mwezi
mw_nga mw_nga
mw_nga wa mwezi
mw_nga mw_nga
mw_nga wa mwezi
mw_nga mw_nga

omukwano gumbuganye mpulira gunsiwa ekiro
mbulwa otulo nga eyasuze mubulolo
akasisira olusi nsula sisibyewo munyolo nga ninda
ogeze owogane ndyoke nkutire ensolo
njikulemu ebiwowolo ompite omuzira owekitalo
mumukwano yenze kikolo
wansi wa musizi ok_mpi ne nsulo kirikiri mabelo
nzeno wew_nge under the moonglow
abatesi balaba ebisikirize bibiri nga bizanyira mumwezi
nebantandika okuwulira enuggu mukisakiro
naye ffe tetufaayo emunyenye zitukubira mungalo
ndaga akukwatako mugabire ekibbo kyеngolo

oh the sky is limitless (mwezi)
hold me under the moonglow (mwezi)
the stars are infinite (mwezi)
we come alive in the moonglow (mwezi)

mw_nga wa mwezi
mw_nga mw_nga
mw_nga wa mwezi
mw_nga mw_nga
mw_nga wa mwezi
mw_nga mw_nga
mw_nga wa mwezi
mw_nga mw_nga

lwali lunaku lwakubiri enaku zo mwezi abiri mu biri
mu mwezi ogwokubiri walina emyaka abiri mwebiri
lwenakusanga mu kikiri emabega wenyumba ye muli nga oyaka nga kimuli
nematira engeri jewali ozina carefully paka mumaliri
nga omumbejja mulubiri akasusu ko kaliri
bakuwunda omubiri ewande toliba nambabiri
omukwano gwo guwoma (mwaa) nga entwingiri
subiri akukwatako akiri ntaama nga empologoma jebasise obuswiriri
ompa amanyi agasitula enjovu ne wewuka nga ensiri
kilikiri mabelo kanyonyi kange joli che

oh the sky is limitless (mwezi)
hold under the moon glow (mwezi)
the stars is infinite (mwezi)
come alive in the moon glow (mwezi)

mw_nga wa mwezi
mw_nga mw_nga
mw_nga wa mwezi
mw_nga mw_nga
mw_nga wa mwezi
mw_nga mw_nga
mw_nga wa mwezi
mw_nga mw_nga

universe apart, gravity of love’s destiny stronger than sp_ce and time
like a drumbeat in the night, calling through the silence it’s speaking from inside
universe apart, gravity of love’s destiny stronger than sp_ce and time
like a drumbeat in the night, calling through the silence it’s speaking from inside

mw_nga wa mwezi
mw_nga mw_nga
mw_nga wa mwezi
mw_nga mw_nga
mw_nga wa mwezi
mw_nga mw_nga
mw_nga wa mwezi
mw_nga mw_nga

كلمات أغنية عشوائية

كلمات الأغاني الشهيرة

Loading...