
mix lazah - ndi mugumu كلمات أغنية
intro
eeeh a true tone…
one blessing made it
mix lazah again
eno message darling kansabe etuuke
njogede bingi naye kuluno mpuliliza munange
sibiyogera nkusanyuse dia naye biva k_mutima
ekigambo ekilisembayo nga nfa mukwano nkwagade nkimanyi
oli wala ebikemo bibeera bingi naye mukwano week_me, nkulinzee
ndi wansi kukigambo kyoo naawe
chorus
bino byenjogela naawe, ndi mugumu
ndi wansi kukigambo kyoo, ndi mugumu
ndi wuwo nasalawo, ndi mugumu
luliba olwo mu reality, ndi mugumu
bino byenjogela naawe, ndi mugumu
ndi wansi kukigambo kyoo, ndi mugumu
ndi wuwo nasalawo, ndi mugumu
luliba olwo mu reality, ndi mugumu
verse
ekigambo kya love nkyambade
embalasi yomukwano nsibude
chance yomukwano ogimpade
kansabe katonda yatuw_ngaze
bino byеnjogela nawe, video call onyongеra bugumu
aboogeera nze mbasaside nga olina byongogerako oba owebude
bino byenjogela nawe, video call onyongera bugumu
aboogeera nze mbasaside nga olina byonjogerako oba owebude
chorus
bino byenjogela naawe, ndi mugumu
ndi wansi kukigambo kyoo, ndi mugumu
ndi wuwo nasalawo, ndi mugumu
luliba olwo mu reality, ndi mugumu
chorus (repeat)
bino byenjogela naawe, ndi mugumu
ndi wansi kukigambo kyoo, ndi mugumu
ndi wuwo nasalawo, ndi mugumu
luliba olwo mu reality, ndi mugumu
outro
eno message yo darling kansabe etuuke
njogede bingi naye kuluno mpuliliza munange
sibiyogera nkusanyuse dia naye biva k_mutima, naawe
ekigambo ekilisembayo nga nfa mukwano nkwagade nkimanyi
oli wala ebikemo bibeera bingi naye mukwano week_me, week_meee
a true tone…
كلمات أغنية عشوائية
- d-cal - i wish (change your life) كلمات أغنية
- swerzie - back in bidness كلمات أغنية
- slipknot - vermilion (live version) كلمات أغنية
- raphaelthagreat - beach bum (pura vida) كلمات أغنية
- delafe y las flores azules - portugal كلمات أغنية
- zoé - òltimos dias - panico كلمات أغنية
- los acosta - que seas feliz con el كلمات أغنية
- feduk - на этаже (on the floor) كلمات أغنية
- hbk gang - don't trip كلمات أغنية
- ssio - hör dir nicht dieses lied an كلمات أغنية