kalimah.top
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

julio rankings - mama كلمات الأغنية

Loading...

(intro)

maama maama
yegwe maama yegwe maama

(verse 1)

nazalibwa oyo omukazi akyasinze obulungi
okunkuza tebibadde byangu mama oyise mubingi
nga baakutega bigingi
gwe atayina yedde siringi
mama nkwagala, nyo nkwagala nyo
nga awava erinyo
ondi k_mutima nga teamu ya _rs_nal
eyo _rs_nal nakayimba nyimbye kakooo

(hook)

nkwagala nkwagala nyo maama
kuno kunsi laba nabuli kalungi kakusanaa
banange nkwagalaa nkwagala nyo maama
gwe katonda w_nge owokunsi bwonsabira katonda nga ayanukula
nkwagala nkwagala nyo maama
kuno kunsi laba nabuli kalungi kakusanaa
banange nkwagalaa nkwagala nyo maama
gwe katonda w_nge owokunsi bwonsabira katonda nga ayanukula
(verse 2)

mommy kulw_nge nga otobye
eeh nabuli kalimu okakoze eeh
omenyese nekibo k_mutwe eeh
kyekisera nkikutikule eeh
omutonzi ampadde kankuwe
nabuli kyosaba bambi saba bakuwe
ago amaw_nga kangakulambuze
mommy w_nge ekik_mba sabula onyumeeeh
everything will be better
embeera yakuterera hmm no matter
twesige katonda wadde embeera yakugetta
emilyango gyegulu wakugigula
ffe tukanye kyosaba

(hook)

nkwagala nkwagala nyo maama
kuno kunsi laba nabuli kalungi kakusanaa
banange nkwagalaa nkwagala nyo maama
gwe katonda w_nge owokunsi bwonsabira katonda nga ayanukula

(verse 3)

nze nebwendikula
okwenkanawa mumasogo ndi sigala ndi mwana
eeh eeh mama nga tufanagana
laba bwoshanana mukadde w_nge yoyo
mama h_llo h_llo wasuze otya eyo
nze nasuze nkulowozako
nalose egullo ekirooto nga nkujje mukyallo
nga nkuzimbidde ebukottoo
(hook)

nkwagala nkwagala nyo maama
kuno kunsi laba nabuli kalungi kakusanaa
banange nkwagalaa nkwagala nyo maama
gwe katonda w_nge owokunsi bwonsabira katonda nga ayanukula×2

كلمات أغنية عشوائية

كلمات الأغاني الشهيرة

Loading...