![kalimah.top](https://kalimah.top/extra/logo.png)
juliana kanyomozi - mundeke كلمات الأغنية
ooh
oh yeah nananana
uh aah
buli omu nensonga ye
abako negwayagala
aba negwasima
ye bambi gwe yaganza
nze era nina ow_nge
mundeke sikyanonya, nze sikyadaga
nabakuta dda
mundeke, mundeke mwagale
walala nze nafunye omwana
mundeke, mundeke mwagale
yalina buli kyenetaga
mundeke, mundeke mwagale
ndabirawa nze nafunye omwana
mundeke, mundeke mwagale
buli omu ne munyenye ye
emulisa obudde obwenzikiza
nga lwogyetaga, yo bambi ebawo
kabube buzibu bwenkana butya
ekola nga kiyambi wo
awakusiwa yetakula, mubumalirivu tekowa
banange nafunye omubezi
mundeke, mundeke mwagale
ndabakuki nze nafunye omwana
mundeke, mundeke mwagale
yalina buli kenetaaga bambi
mundeke, mundeke mwagale
ndabirawa nze nafunye omulungi
mundeke, mundeke mwagale
kati no muwulirize eno, uh aah
singa nali wamanyi, mukwano uh aah
nandibadde nze nkwetika, buli wengenda nawe uh aah
ssebo oli muk_mii w_nge, oli kyamuwendo uh aah
kankigumize dala, oli kyamuwendo
mundeke, mundeke mwagale
nabatesi nja kubalumya nze betuge
mundeke, mundeke mwagale
nafunye omulungi tayombayomba
mundeke, mundeke mwagale
walalala mubite, maama
mundeke, mundeke mwagale
oh, walala nze binsobede nange
mundeke, mundeke mwagale
kanfube ok_mulabirira ye w_nge
mundeke, mundeke mwagale
nebwekiba kiki nze kwensibide maama
mundeke, mundeke mwagale
abo abe midomo baswade maama
mundeke, mundeke mwagale
nafunye omulungi tayombayomba
mundeke, mundeke mwagale
kanfube ok_mulabirira ye w_nge
mundeke, mundeke mwagale
nebwekiba kiki nze kwensibide maama
mundeke, mundeke mwagale
abo abe midomo baswade maama
mundeke, mundeke mwagale
كلمات أغنية عشوائية
- lil dripp - catfish كلمات الأغنية
- 808 state vs. mc tunes - dance yourself to death - dust brothers club mix كلمات الأغنية
- k.e.m. kagune - senza vita كلمات الأغنية
- svrite - grip كلمات الأغنية
- jawga boyz & dez - no lines كلمات الأغنية
- allan dyce - four 4 كلمات الأغنية
- alya djey - #всё (#all) كلمات الأغنية
- stevie nicks - i can't wait (extended rock mix) كلمات الأغنية
- mange schmidt - pick & pack كلمات الأغنية
- jamba (sms mobile phone content provider) - beep beep كلمات الأغنية