
jenn basa - ssenga كلمات أغنية
bagamba okwagala, kuba nga sports betting
atte nze bwenjagala
saagala bya disappointing
sisiba kapapula mukwagala
atte nkayuzemu mbu byansala
ono alabika mwagalwa ddala
yangambye ayagala nak_mwanjula
naye munange ssenga
ddala nkwata ntya ow_nge natayomba yomba
emirembe jibe ew_nge
kubanga kyankola
mwagala nange nebinsanyusa oh
nkugambye kyankola
anoonya true love afunye example
ono omwana kyankola
mwagala nange nebinsanyusa oh
mbagambye kyankola
anoonya true love afunye example
samanya nti ok_mwagala bwenti galiba mateeka mu life
ono omwana my type
nebwenyiiga antteka buto mu vibe
siwabigambo binji
naye babingambye binji
mbu bwakuwasa akyuuka, akyuuka, bwakyuuka olwo
munange ssenga
nsanyuse nga ntya ow_nge abe nga tanyiiga nyiiga
emirembe jibe ew_nge
kubanga kyankola
mwagala nange nebinsanyusa oh
nkugambye kyankola
anoonya true love afunye example
ono omwana kyankola
mwagala nange nebinsanyusa oh
mbagambye kyankola
anoonya true love afunye example
bridge
ssenga buno obufumbo mbwesuunga
ssenga sibutiitizi okwerinda
ssenga buno obufumbo mbwesunga
ssenga wakikola otya mwafuumba
sisiba kapapula mukwagala
atte nkayuzemu mbu byansala
ono alabika mwagalwa ddala
yangambye ayagala nak_mwanjula
naye munange ssenga
ddala nkwata ntya ow_nge natayomba yomba
emirembe jibe ew_nge
kubanga kyankola
mwagala nange nebinsanyusa oh
nkugambye kyankola
anoonya true love afunye example
ono omwana kyankola
mwagala nange nebinsanyusa oh
mbagambye kyankola
anoonya true love afunye example
bagamba okwagala, kuba nga sports betting
atte nze bwenjagala
saagala bya disappointing
sisiba kapapula mukwagala
atte nkayuzemu nti byansala
ono alabika mwagalwa ddala
yangambye ayagala nak_mwanjula
naye munange ssenga
ddala nkwata ntya ow_nge natayomba yomba
emirembe jibe ew_nge
كلمات أغنية عشوائية
- mickey lamantia - how do i say goodbye كلمات أغنية
- mary chapin carpenter - you ain't goin' nowhere كلمات أغنية
- estafi - man كلمات أغنية
- roxeanne hazes - bloed, zweet en tranen كلمات أغنية
- fabian römer - rapsucht كلمات أغنية
- baby d - slammin cadillac doors كلمات أغنية
- ave venture - believe me كلمات أغنية
- kid poison - ¿dónde están esos tiempos mejores? كلمات أغنية
- jay-z & r. kelly - mo’ money (2) كلمات أغنية
- puma - lépjél be! (intro) كلمات أغنية