kalimah.top
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

isaac senteza - omwoyo nkyalila كلمات الأغنية

Loading...

omwoyo omutukuvu jangu
nsaba nzijuza ekikompe kiyiwe
tompitako nkusaba nkyalila

ndaga ekitibwa kyo
nkuyayanila
nkuyayanila

bino bye biro oyiwe omwoyo wo
ku buli kitonde ekilina omubiri
empewo ey′amaanyi
enimi ez’omuliro
jangu oyugumye
empewo ey′amaanyi
enimi ez’omuliro
jangu oyugumye

omwoyo omutukuvu jangu
nsaba nzijuza ekikompe kiyiwe
tompitako nkusaba nkyalila
ndaga ekitibwa kyo
nkuyayanila
nkuyayanila

omwoyo omutukuvu jangu
nsaba nzijuza ekikompe kiyiwe
tompitako nkusaba nkyalila
ndaga ekitibwa kyo
nkuyayanila
nkuyayanila

leka obwengula bweggule
enjegere zikutuke
omwoyo wali wano lero
leka eggulu lyeggule
omwoyo atambule
oluyimba lwe ggulu luze

leka obwengula bweggule
enjegere zikutuke
omwoyo wali wano lero
leka eggulu lyeggule
omwoyo atambule
oluyimba lwe ggulu luze

leka obwengula bweggule
enjegere zikutuke
omwoyo wali wano lero
leka eggulu lyeggule
omwoyo atambule
oluyimba lwe ggulu luze

oluyimba lwe ggulu luze
oluyimba lwe ggulu luze

omwoyo omutukuvu jangu
nsaba nzijuza ekikompe kiyiwe
tompitako nkusaba nkyalila
ndaga ekitibwa kyo
nkuyayanila
nkuyayanila

omwoyo omutukuvu jangu
nsaba nzijuza ekikompe kiyiwe
tompitako nkusaba nkyalila
ndaga ekitibwa kyo
nkuyayanila
nkuyayanila

كلمات أغنية عشوائية

كلمات الأغاني الشهيرة

Loading...