kalimah.top
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

irene ntale - gukuba كلمات الأغنية

Loading...

lai lai lai
nkutayiza butayiza
sir dan magic

ah mi say juju
olabika nga wansiba na juju
omutima gukuba
bwe du du du
medication jjira gyanguye
nfubye okulindalindako
njagala nkulabelabe ko
njagala nkukwatekwate ko
naye oli na bunayira
n’emboozi yaku nayiza
nkutayiza butayiza

yitaba nti w_ngi
bw’oba omumpulira
ah nkubira akawuli
bw’oba mpulira ooooh

gukuba nga bidongo
omutima
gukuba nga bidongo
wotoli
gukuba nga bidongo
guli mukikesa gu kessa
gukuba nga bidongo
omutima
gukuba nga bidongo
wotoli
gukuba nga bidongo
guli mukikesa gu kessa

kululi lwe nasembayo okukulaba
na nyumirwa
nali nga asuzze ne malaika
nga eno omutima gwongera kulalila
aahwabula sisobola ku walila
aga walayi
mbula kwesiba nga amatayi
oba kale kabuti
gyo yambala mu mpewo nga nyingi

yitaba nti w_ngi
bw’oba ompulira
ah nkubira akawuli
bwo ba ompulira oooh

gukuba nga bidongo
omutima
gukuba nga bidongo
wotali
gukuba nga bidongo
guli mukikessa gu kessa
gukuba nga bidongo
omutima
gukuba nga bidongo
wotali
gukuba nga bidongo
guli mukikessa gu kessa

a la la la la la la la
omwana ankubisa kamunguluze
a la la la la la la la
omwana antambuza jejelebu
jejelebu, jejelebu
omwana antabuza kanzunzu
jejelebu, jejelеbu
oooh
a la la la la la la la
omwana ankubisa kamunguluze
a la la la la la la la
owana antambuza jejelеbu
jejelebu, jejelebu
owana antambuza kanzunzu

gukuba nga bidongo
omutima
gukuba nga bidongo
wotali
gukuba nga bidongo
guli mukikessa gu kessa
gukuba nga bidongo
omutima
gukuba nga bidongo
wotali
gukuba nga bidongo
guli mukikessa gu kessa

كلمات أغنية عشوائية

كلمات الأغاني الشهيرة

Loading...