
ibah music - unbroken bond كلمات أغنية
(verse 1)
netusula mubifulukwa empewo nefuwa
ani eyali alabye kubulamu bwokwebaka kukadeya
awatali yadde ekyokulya
nga netawaza jetulina etumulisiza omunaku tadoba
notuzzi tetunywedde emisana ensiri neziyonka
bwakejenke nemunange era netukera
bwetwekwata wamu nze naye twegemba
awo embera tujilwanyisa yadde tuli mubulamu bwakugatirira
oli mugandaw_nge nombulirira
obulamu butunyiga nenkwatirira
bakituze nebakonjеra nga ndi nawe
tewali ali tugatulula kasukali
tewali ali kajabulula
eеh owokusatu alivawa ali satulula gano amanyi
nagajungulula…..aah
(chorus)
we unbroken bond unbrocken bond we are
we unbrocken bond unbrocken bond yes we are
we unbrocken bond unbrocken bond so strong
we unbrocken bond unbrocken bond yes we are
(verse 2)
nga tukoze milimu ejo ejenyinyaza
bakituze nebatugeya
mbu tudugala tuli bamulekwa…aah
ekidima tukijuwa ekatala netulikwata
tulunda zamugaga asasula mata
omwo mwetuja sente ezisoma…ah
nze nemunange street netutoba
enkuba etugwerako twokyebwa omusana
nebageya nebaseka olwokuba nina ebituli mungato
nga balinga abatakiraba nti eduniya enkomereza nyondo
tewali ali tugatulula kasukali
tewali ali kajabulula eeh
owokusatu alivawa alisatulula gano amanyi
nagajungulula…aah
chorus
we unbroken bond unbrocken we are
we unbroken bond unbroken yes we are
we unbroken bond unbroken bond so strong
we unbroken bond unbroken bond yes we are
(verse 3)
netusula mubifulukwa
empewo nefuwa
ani yali alabye obulamu bwokwebaka kukadeya
awatali yadde ekyokulya
nga netawaza jetulina etumulisiza omunaku tadoba
notuzzi tetunywedde emisana ensiri neziyonka
bwakejenke wamu nze naye twegemba
awo embera tujilwanyisa
wadde tuli mubulamu bwakugatirira
oli mugandaw_nge nombulirira
obulamu butunyiga nenkwatirira
bakituze nebakonjera nga ndi nawe
(chorus)
we unbroken bond unbroken bond we are
we unbroken bond unbroken bond yes we are
we unbroken bond unbroken bond so strong
we unbroken bond unbroken bond yes we are
كلمات أغنية عشوائية
- jack's mannequin - kill the messenger - live from idaho falls كلمات أغنية
- la catedral - en vivo كلمات أغنية
- mike posner - take off your halo كلمات أغنية
- erik og kriss - stedet mitt كلمات أغنية
- yohio - together we stand alone كلمات أغنية
- logic - war vet كلمات أغنية
- john mayer - vultures - live at the nokia theatre كلمات أغنية
- sergio rivero - contigo كلمات أغنية
- forest sun - diamond كلمات أغنية
- richie biness - an eye for an eye كلمات أغنية