
coopy bly - sinza كلمات أغنية
verse 1:
ehh eh hmmm oh na na yi
hmm yeayi
(ehh)
obwongo bwasuze bunyoola, bigambo byasuze byesoomba
nga ndowooza oba leero mbiyimbye ntya?
obukoola bwasuze bwewujja
akaweewo kasuuze kakuntaa
obunyonyi ekiro obukuuma otya?
nze newuunya neno ensi jewatonda, egulu waliwanika otya elitagwaanga?
gwe laba gano ag_yanja aganene emiga jikulukuta tejikooma ( anha)
chorus:
tw_tondebwa kusinza
teli kilala kusinza
tw_tondebwa kusinza
teli kilala kusinza
tukusinza tukusinza nti
haleluya haleluya haleluya
tukusinza tukusinza nti
hosana hosana hosana
verse 2:
(ehh)
nze olwalero newuunya
mubitonde byo ebyatondwa
omuntu lwaki yasing_yo okujeema?
watulondayo otwetaaga
notutonda mukifananyi kyo
kibi tetumanyi kusiima
kati laba nemitti jitusinga
jiwuuba amatabi jikutenda
amayеngo eyo kunyanja ga sinza
g_yimusa amaloboozi ga yimba..
chorus:
tw_tondebwa kusinza
teli kilala kusinza
tw_tondеbwa kusinza
teli kilala kusinza
tukusinza tukusinza nti
haleluya haleluya haleluya
tukusinza tukusinza nti
hosana hosana hosana
bridge:
buli kitonde kilisinza
ffe bwetugana
amayinja galiyimba
nti naye atte bwe tusinza
alisiima
ebilungji alituyiira
buli kitonde kilisinza
ffe bwetugana
amayinja galiyimba
nti naye atte bwe tusinza
alisiima
ebilungji alituyiira
chorus:
tw_tondebwa kusinza
teli kilala kusinza
tw_tondebwa kusinza
teli kilala kusinza
tukusinza tukusinza nti
haleluya haleluya haleluya
tukusinza tukusinza nti
hosana hosana hosana
كلمات أغنية عشوائية
- jake epstein - what i know (dust) كلمات أغنية
- mazizo musical - otro leega del pasado كلمات أغنية
- a ha - the summers of our youth كلمات أغنية
- scooter - aiii shot the dj كلمات أغنية
- aida - a step too far كلمات أغنية
- aida - amneris' letter (shania twain) كلمات أغنية
- aida - another pyramid كلمات أغنية
- aida - easy as life كلمات أغنية
- aida - elaborate lives كلمات أغنية
- aida - enchantment passing through كلمات أغنية