
calvary ministries - ebitubaako كلمات أغنية
ebitubaako,birumya emmeeme, binyiga,ngojula kwetuga
ensi nefunda,bwetyo n′ekaluba newetamwa newebuuza walyaki
ng’oli awo wekka bwomu bwoti weegomba,ofuneyo akufaako
naye ekibi, bano bantu bannaffe bwalaba nga waggwaamu ngakwewala
ssuubi lyange nditeede mwoyo katonda w_nge atandekerera
entalo zange zonna mwendi katonda w_nge yan_z_nwanira.
oyo yantegeera ebyange gwembikwasa nnawummula ebya stress nembita
oyo gwembikwasa kubanga yantegeera nnawummula ebya stress nembita
oluusi wewaayo ofube okusanyusa abalala, neweelumya olwokuba omwagala
bwotyo nositula emigugu gyebandyetisse babuwe olwomutima omwagazi
mutima munda nolowooza,nolowooza nti okoze ekitundukyo, kyebalijjukira
okwandibadde ngokusiima,bazza bukyaayi newenyiwa kale
toga n′abantu tunuulira oyo byokola abisiima olifunamu empeera
tokoowakoowa okukola obulungi,katondawo ye ebyo byokoze abisasula
kisaananyo,okuba omwetowaze mubyokola kwossa n0bwesigwa
osonyiw_nganyo eri abakunyiiza,basembeze togeza kubeewala
tomanyi nabyankya bwebiriba ebyo olwaleero akujeeza enkya oliba mukamawe
towooleranga nebwaba bingi byakkoze mukwase katonda yanaamuw_ngula
mutima gw_nge tegeera ekyo kuuma kitiibwa kyo olifunamu obuw_nguzi
kkakana munsi gulumiza oyo katonda yekka yanakuyimusa
كلمات أغنية عشوائية
- dylan fuentes & ingratax - sin ropa كلمات أغنية
- lena platonos - έρωτες το καλοκαίρι (erotes to kalokairi) كلمات أغنية
- miren - cosas de mí en tu corazón كلمات أغنية
- lee seok hoon (이석훈) - 사연 (事緣) (story) كلمات أغنية
- zuhal olcay - süreyya كلمات أغنية
- rachel aggs & vice cooler - another road كلمات أغنية
- hồ quang hiếu - nơi em mãi mãi là bình yên كلمات أغنية
- las guanábanas - malditas putas كلمات أغنية
- skinny flex - big dog كلمات أغنية
- tellali - for a moment كلمات أغنية