kalimah.top
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

brian lubega - nyanjala كلمات الأغنية

Loading...

nga oluyimba lusilise
nga ebitibwa biwedewo
nga enjuba tekyayaka
ndi sigala nkwesiga kuba oli mwesigwa
nga ebilungi tebilabika
nga nemikwano jilli walla
nga amanyi tegawera
ndi sigala nkwesiga kuba oli mwesigwa
kanyanjale omutima gw_nge joli
joli
nembeke ebilungi byolina (oo ooo oh)
kuba byenjoya billi munda mugwe
kanyanjale omutima gw_nge
nyanjale omutima
mu biro ebyamawulire amaabi
nga ensonyi lwe lugooye lw_nge
nga emambya tekyasekka
ndi sigala nkwesiga kuba oli mwesigwa
nga ekubo lyange likomye
nga ensozi zendaba
nga amakoola gange gawotoka
ndi sigala nkwesiga kuba oli mwesigwa
kanyanjale omutima gw_nge joli
nembeke ebilungi byolina
kuba byenjoya billi munda mugwe
kanyanjale omutima gw_nge
kanyanjale omutima gw_nge joli
nembeke ebilungi byolina
kuba byenjoya billi munda mugwe
kanyanjale omutima gw_nge
byenjoya billi mugwe
kanyanjale omutima gw_nge
emiyaga nebwegistuka
ndi sagala njwesiga kuba oli mwesigwa

كلمات أغنية عشوائية

كلمات الأغاني الشهيرة

Loading...