kalimah.top
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

acidic vokoz - siri safe كلمات الأغنية

Loading...

warren is a professor
acidic vokoz the lyrical boy
yeah, yeah

singa president nina bwe muyita, yeah
naalisabye ku security nebankuuma, hmm honey
oba singa ndi mukwano gwa kabaka, hmm aah ah
nampa ku ttaka mukwano nenkuzimbira
olubiri mwenkukuumira
obwo obulungi bwo nze siri safe
walaayi siri safe
eno ag_yaaye gasibye emitaafu
baagala kutukola bikyamu

mu mutima gwo mpa ekifo ekisooka
nze mpa ekifo ekisooka
njagala just nga nze gw’osoosa
ne mu bizibu ebikanga
mu mutima gwo mpa ekifo ekisooka
bambi mpa ekifo ekisooka
njagala just nga nze gw’osoosa
ne mu bizibu ebikanga

ngya f_kamira mu maaso ga mukama
nkuteeke mu mikono gye mukama
ngya kulwana n’abo abalitwekiika
abaagala otulemesa hapana
buli kimu nebakisattula
byе nakukweka baabikwekula
baagala kimu kukweddiza
nzе ondeke wano nga banjeeya
obwo obulungi bwo nze siri safe
walaayi siri safe
eno ag_yaaye gasibye emitaafu
baagala kutukola bikyamu
mu mutima gwo mpa ekifo ekisooka
nze mpa ekifo ekisooka
njagala just nga nze gw’osoosa
ne mu bizibu ebikanga
mu mutima gwo mpa ekifo ekisooka
bambi mpa ekifo ekisooka
njagala just nga nze gw’osoosa
ne mu bizibu ebikanga

singa president nina bwe muyita, yeah
naalisabye ku security nebankuuma, babe
oba singa ndi mukwano gwa kabaka, hmm aah ah
nampa ku ttaka mukwano nenkuzimbira
olubiri mwenkukuumira
obwo obulungi bwo nze siri safe
walaayi siri safe
eno ag_yaaye gasibye emitaafu
baagala kutukola bikyamu

mu mutima gwo mpa ekifo ekisooka
nze mpa ekifo ekisooka
njagala just nga nze gw’osoosa
ne mu bizibu ebikanga
mu mutima gwo mpa ekifo ekisooka
bambi mpa ekifo ekisooka
njagala just nga nze gw’osoosa
ne mu bizibu ebikanga

كلمات أغنية عشوائية

كلمات الأغاني الشهيرة

Loading...