
acidic vokoz - okyusemu كلمات أغنية
okyuseemu
acidic vokoz uganda
the lyrically boy
wakyuka nnyo
nze bwe nawuliranga heart_break
nga mmanyi kitegeeza simple short break
kati nkiwulira inside
kiri part of me, eeh babe
osingako omusirikale
buno obulumi bunnuma
buli ku mutima buntuulidde, eeh
love, nkitegedde kankite ŋŋende
wano tekiri too too late
ne bwotoŋŋamba nkitegedde
kankite ŋŋende
kubanga ssi bwotyo bwe wali (okyuseemu)
love okyuseemu (okyuseemu)
baby ssi bw’otyo bwe wali (okyuseemu)
just okyuseemu (okyuseemu)
jjukira ebiseera biri (okyuseemu)
ng’ompenda nnyo (okyuseemu)
baby ssi bw’otyo bwe wali (okyuseemu)
just okyuseemu (okyuseemu)
kankwesonyiwe
nfune bwe neebuzaabuza ŋŋende
n’era kanninde
luliba olwo nange ne nfuna ow_nge
love ngitegedde
kubeera kulumya kazannyo ow_ngudde
bye neeraga nno ba chali bange
munsonyiwe amalala gampedde, gampedde
bagumenyeemu bibiri nze omutima ogw_nge
agawalaayi simanyi ki kye nakoze!
omuntu gwe nali mmanyi era gwe mpita ow_nge!
andese agenze buli kimu kyefudde
love, nkitegedde kankite ŋŋende
wano tekiri too too late
ne bwotoŋŋamba nkitegedde
kankite ŋŋende
kubanga ssi bwotyo bwe wali (okyuseemu)
love okyuseemu (okyuseemu)
baby ssi bw’otyo bwe wali (okyuseemu)
just okyuseemu (okyuseemu)
jjukira ebiseera biri (okyuseemu)
ng’ompenda nnyo (okyuseemu)
baby ssi bw’otyo bwe wali (okyuseemu)
just okyuseemu (okyuseemu)
nze bwe nawuliranga heart_break
nga mmanyi kitegeeza simple short break
kati nkiwulira inside
kiri part of me, eeh
love, nkitegedde kankite ŋŋende
wano tekiri too too late
ne bwotoŋŋamba nkitegedde
kankite ŋŋende
kankwesonyiwe
nfune bwe neebuzaabuza ŋŋende
n’era kanninde
luliba olwo nange ne nfuna ow_nge
كلمات أغنية عشوائية
- louis armstrong - when you wish upon a star كلمات أغنية
- louis armstrong - jeepers creepers كلمات أغنية
- lil b - life's zombies كلمات أغنية
- lisa loeb - home on the range كلمات أغنية
- lloyd banks - freestyle (tim westwood) كلمات أغنية
- louis armstrong - you go to my head كلمات أغنية
- maino - be me كلمات أغنية
- louis armstrong - old man mose كلمات أغنية
- lloyd banks - i'm back كلمات أغنية
- louis armstrong - st james infirmary كلمات أغنية