kalimah.top
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

a pass bagonza - wamu كلمات الأغنية

Loading...

[intro]
moziah
yeah

[verse 1]
nasigala wamu
nasigala wamu mukwano
nga nkuk_mideko amaso
kutuseyeya mumukwano
oyogera bulungi vawo
owomeza omukwano
guwooma nga pilawo
eeeyei
omusaayi mumisuwa guyimba
omutima gukuba gukulinda
yita omusawo akebele oba nkulimba
gwe laba

[chorus]
nasigala wamu wamu wamu
nasigala wamu wamu wamu
namanyi gagwamu what am i gonna do
ndi wamu
nagwamu

[verse 2]
nzikiriza omukwano mbu gulimu amanyi
buli bwonkuba kissi ne ngonda bwenti
akabugumu akawomu omuliro nga gwaka
tukyikole bulikadde tojaguze emyaka
[chorus]
nasigala wamu wamu wamu
nasigala wamu wamu wamu
namanyi gagwamu what am i gonna do
ndi wamu
nagwamu

[bridge]
oli kyamuwendo nyo nga zaabu
oli muzibu to find so nkukwatilako nga gaamu
so tamu uhmm
tulina forever you and i
kuba ompomela nga ka chai
mwotonyeza sukali
njogeza maziima tompita mulimba
sikusa mukyitimba
abalala nabesamba

[chorus]
nasigala wamu wamu wamu
nasigala wamu wamu wamu
namanyi gagwamu what am i gonna do
ndi wamu
nagwamu

كلمات أغنية عشوائية

كلمات الأغاني الشهيرة

Loading...